14 July 2009

The passage Father picked for me to read at my farewell mass.

2 Korinti 13.11-13
.
Ebyo nga bikyali awo, ab'oluganda, mube basanyufu;
mutegane okufuuka abalungi ddala;
mugumyangngane;
musse kimu;
mutuule mirembe;
olwo Katonda w'okwagala n'eddembe alibeera nammwe.
Mulamusaganye nga munywegeragana ng'abatuukirivu.
Abatuukirivu bonna babatumidde.
Enneema y'Omukama Yezu Kristu,
n'okwagala kwa Katonda,
n'okussa ekimu ne Mwoyo Mutuukirivu,
bibeere nammwe mwenna.
.
.
2 Corinthians 13.11-13.
.
Finally, brothers and sisters, farewell.
Put things in order,
encourage one another,
agree with one another,
sit in peace;
and the God of love and peace will stay with you.
Greet each other with a holy kiss.
All the holy ones greet you.
May the grace of the lord Jesus Christ,
the love of God,
and the communion of the Holy Spirit
stay with all of you.
.
[my translation, with assistance from the NRSV]

1 comment:

Melissa said...

It's beautiful... in a bittersweet, melancholy way. I love you.